Museveni ayongedde ggiya mu kulwanyisa obuli bw’enguzi

PULEZIDENTI MUSEVENI ayongedde ggiya mu kulwanyisa abali b’enguzi era n’awa amagezi abawa abantu emirimu mu bitongole bya Gavumenti baleme kukoma ku kutunuulira mpapula za buyigirize zokkka wabula bafe nnyo ne ku bwesimbu n’obuntubulamu. Museveni ng’alaga obukodyo bwa dduyiro. Museveni bino yabyogeredde ku kisaawe e Kololo ewakomekkerezeddwa okutambula kw’okulwanyisa enguzi kwe yakulembeddemu ng’omutambzi omukulu okuva kuContinue reading “Museveni ayongedde ggiya mu kulwanyisa obuli bw’enguzi”

Abantu 20 be bafa obulwadde bw’akafuba buli lunaku mu Uganda

Bebe Cool akoowoodde Bannayuganda okumwegattako mu kulwanyisa obulwadde bw’akafuba emu ku ndwadde zi nnamutta mu ggwanga, Amangu ddala nga yakadda okuva mu ggwanga lya Vietnam gye yasisinkanidde abavujjirizi b’ensimbi mu by’obulamu, Omuyimbi  Bebe Cool (Moses Ssaali) akoowoodde Bannayuganda okumwegattako mu kawefube ow’okumanyisa n’okulwanyisa obulwadde bw’akafuba (TB) emu ku ndwadde zi nnamutta mu ggwanga, Mu lukung’aanaContinue reading “Abantu 20 be bafa obulwadde bw’akafuba buli lunaku mu Uganda”

UCU Lady Canons ewangudde n’edda mu kintu

JKL Dolphins yeetaaga kuwangula nzannya bbiri ku UCU Lady Canons okusitukira mu kikopo kya sizoni eno. Mu Fayinolo za BasketballJKL Dolphins 58-69 UCU UCU Lady Canons eyongedde ebbugumu mu fayinolo y’ekikopo kya liigi yabasketball bw’ekubye JKL Dolphins 69-58 mu luzannya olwokuna n’eddamu kibalo. Ku Lwokuna, ttiimu zombi zadding’anye mu nsiike eyookuna kw’ezoomusanvu ze balina okuttunkaContinue reading “UCU Lady Canons ewangudde n’edda mu kintu”

Bebe Cool atongozezza Kampeyini y’okulwanyisa TB oluvannyuma lw’okusaka ensimbi ezikunukkiriza obuwumbi bubiri

Bebe Cool atongozezza Kampeyini y’okulwanyisa TB oluvannyuma lw’okusaka ensimbi ezikunukkiriza obuwumbi bubiri OMUYIMBI Bebe Cool ng’ayita mu kibiina kye ekya Amber Heart Foundation ekyegattirwamu abasawo abakugu bafulumizza alipoota ekwata ku kirwadde ky’akafuba ng’eraga nti abantu wakati 20-30 bebafa obulwadde bwa TB buli lunaku mu Uganda.

Solskjaer asabye bassita be bamutaase

Ole Gunnar Solskjaer, atendeka ManU alaajanidde abazannyi be bataase omulimu gwe nga bakuba Spurs enkya ne Man City ku Lwomukaaga. Mu kutendekebwa kw’oku Mmande, Solskjaer agambibwa nti yabbidde ku bazannyi be nga bw’agenda okugobwa singa Spurs ne Man City zimukuba kuba emipiira gyombi giriko obukuku. Spurs kati etendekebwa Jose Mourinho, gwe yaddira mu bigere ssoContinue reading “Solskjaer asabye bassita be bamutaase”

Van Dijk akulisizza Messi okuwangule ya Ballon d’Or

Lionel Messi, ssita wa Barcelona ataddewo likodi bw’awangudde engule y’obuzannyi bw’ensi yonna (Ballon d’Or) omulundi ogwomukaaaga n’aleka Cristiano Ronaldo (Juventus) ku etaano. Yalangiriddwa ku Mmande ekiro e Paris ekya Bufalansa nga yaddiriddwa omuzibizi wa Liverpool, Virgil van Dijk ate Cristiano Ronaldo, eyazize omukolo guno n’akwata ekyokusatu. Van Dijk ye yeewuunyisizza abantu ku mukolo guno bw’ayozaayozezzaContinue reading “Van Dijk akulisizza Messi okuwangule ya Ballon d’Or”

Abawagizi beevumye ekikwa kya ttiimu

Ttiimu ez’enjawulo zittunse mu Vipers Fans Cup, emu ne yeevuma ekikwa Aidenal FC 1-2 B 13 Mighty Venoms 1-0 Sumba ABAWAGIZI ba Aidenal FC, baavudde ku kisaawe  nga beewuunya ekikwa ekiri ku ttiimu yaabwe oluvannyuma lw’okukubirwanga ku fayinolo Zaabadde fayinolo za mpaka za Vipers Fans Cup ezazannyiddwa ku Ssande ku kisaawe kya St Mary’s eContinue reading “Abawagizi beevumye ekikwa kya ttiimu”

Shafiq Kiwanuka alinze kavvu wa USPA

Omuggunzi w’eng’uumi Shafiq Kiwanuka alidde eky’obuzannyi bwa November OMUGGUNZI w’enguumi Shafiq Kiwanuka alinze kavvu wa mitwalo 50 oluvannyuma lw’okuwangula engule y’omuzannyi asinze abalala mu November. Obuwanguzi Kiwanuka bwe yatuseeko ku Lwokutaano, bwe yamezze Thamsanq Dube owa Zimbabwe ku musipi gwa Africa ogw’ekibiina kya World Boxing Federation (WBF), bwe bwamulonzezza. Bannamawulire abawandiika ag’emizannyo abeegattira mu kibiinaContinue reading “Shafiq Kiwanuka alinze kavvu wa USPA”

Grenade y’ani ono afuukidde Bassereebu ekizibu ?

Grenade y’ani ono afuukidde Bassereebu ekizibu ? YE Deus Ndugwa yazaalibwa nga 14, July, 1997 e Lyantode. Yasomera ku Kitebi Primary School ne Makindye Secondary School gye yasomera okuva mu S1 okutuuka mu S4. Alina omwana mulenzi Daniel Jayden gwe yazaala mu Dorah Namuyomba wadde ng’emabegako baali baayawukana ne baddiηηana. Oluyimba lwe olusooka yalufulumya muContinue reading “Grenade y’ani ono afuukidde Bassereebu ekizibu ?”

Katikkiro wa Iraq alekulidde lwa bannansi kwekalakaasa olutatadde

OKWEKALAKAASA okutatadde kuletedde Katikkiro wa Iraq Adel Abdul Mahdi okusalawo okulekulira!. Abantu 354 be bakattibwa abebyokwerinda nga bagezaako okukkakkanya obujagalalo buno kyokka obukambwe bwebakozesa  bwongedde bantu busungu n’okwekyawa. Katikkiro  Mahdi yalangiridde ku Lwokutaano nti agenda kuta entebe. Kino yakikoze yakayita olunaku lumu lwokka ng’abeebyokwerinda mu kibuga Nasiriya bakubye amasasi mu bantu abeekalakaasa nga bawakanya gavumentiContinue reading “Katikkiro wa Iraq alekulidde lwa bannansi kwekalakaasa olutatadde”

Engeri Grenade eyayimba NKULOGA gy’atabuddemu bassereebu

Engeri Grenade eyayimba NKULOGA gy’atabuddemu bassereebu OMUYIMBI Grenade (Deus Ndugwa) eyayimba ‘Nkuloga’ atabudde bassereebu abakazi, okukkakkana ng’abamu bamuwanda lulusu. Nnaalongo wa AK47, Maggie Kaweesi ng’ono gye buvuddeko yeekubya ebifaananyi n’omuyimbi ono nga bali mu mbeera eraga omukwano y’omu ku bassereebu abawanda Grenade olulusu ng’agamba nti kino kivudde ku nneeyisa ya Grenade gy’agamba nti emusobedde. NnaalongoContinue reading “Engeri Grenade eyayimba NKULOGA gy’atabuddemu bassereebu”

Omwana bamuwambye agenda kusamba mupiira

Omwana bamuwambye agenda kusamba mupiira OMUSAJJA agumbye ku kisaawe ky’omupiira ekya Uganda Clays e Kajjansi abaana we batendekebwa okuzannya omupiira n’awamba muzzukulu w’omugagga n’amubuzaawo. Eyawambiddwa ye Arthur Atwine omuyizi ku Midroad Nursery e Kajjansi ng’omwaka ogujja abadde agenda mu kibiina kya Top. Atwine muzzukulu wa Bulasio Nsambu omu ku bagagga abasinga ettaka mu Kajjansi. NsambuContinue reading “Omwana bamuwambye agenda kusamba mupiira”

Minista Namuganza akunze abato okugenda mu Toto Festival

MINISITA omubeezi ow’Ebyettaka, Persis Namuganza akunze abazadde okutwala abaana baabwe mu kivvulu kya Toto Christmas Festival ekigenda okubeerawo ku Ssande eno mu kisaawe e Namboole. Ekivvulu kino kitegekebwa kkampuni ya Vision Group etwala n’olupapula lwa Bukedde. Namuganza yagambye nti abaana bamala ekiseera kiwanvu ku ssomero ate oluwummula olusembayo ne luba nga nalwo lunene kale baba beetaagaContinue reading “Minista Namuganza akunze abato okugenda mu Toto Festival”

Eyayimba Nkuloga atabudde Nnaalongo AK47 n’ayasa ebyama

Eyayimba Nkuloga atabudde Nnaalongo AK47 n’ayasa ebyama OMUYIMBI Grenade (Deus Ndugwa) eyayimba ‘Nkuloga’ atabudde bassereebu abakazi, okukkakkana ng’abamu bamuwanda lulusu. Nnaalongo wa AK47, Maggie Kaweesi ng’ono gye buvuddeko yeekubya ebifaananyi n’omuyimbi ono nga bali mu mbeera eraga omukwano y’omu ku bassereebu abawanda Grenade olulusu ng’agamba nti kino kivudde ku nneeyisa ya Grenade gy’agamba nti emusobedde.Continue reading “Eyayimba Nkuloga atabudde Nnaalongo AK47 n’ayasa ebyama”

Kabaka akunze abasajja mu kaweefube w’okulwanyisa siriimu

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II azzeemu okulagira abantu be mu Buganda okwekebeza siriimu n’endwadde endala ng’omu ku kaweefube anaayamba Uganda okumalawo endwadde ezo omwaka 2030 we gunaatuukira. Bino biri mu bubaka bwe obwafulumiziddwa ku lunaku ensi yonna kwe yeefumiitiririza ku bulwadde bwa siriimu buli mwaka olukuzibwa nga December 1. Yakubirizza abasajja okukulemberamu kaweefube w’okutaasa amakaContinue reading “Kabaka akunze abasajja mu kaweefube w’okulwanyisa siriimu”

HomeMupiiraBuganda eri bubi mu FUFA DrumBrendan Rodgers yeesammudde eby’omulimu gwa…Previous StoryImage Buganda eri bubi mu FUFA Drum

Pulovinsi ya Buganda etandise bubi mu mpaka za FUFA Drum, kyokka baweze okufiira ku Acholi okutangaaza emikisa egyeyongerayo ku semi Egyazanyiddwa Bukedea 2-1 Tooro Acholi 1-0 Buganda Acholi-Tooro 8:00 Bukedea-Buganda 10:00 BANNANTAMEGGWA bw’omwaka oguwedde aba Buganda, tebyabagendedde bulungi mu mupiira gwabwe ogwasoose ku ‘quarter’ y’empaka za pulovinsi eza FUFA Drum. Buganda yakubiddwa Acholi ggoolo 1-0 muContinue reading “HomeMupiiraBuganda eri bubi mu FUFA DrumBrendan Rodgers yeesammudde eby’omulimu gwa…Previous StoryImage Buganda eri bubi mu FUFA Drum”

Eyawangudde emifumbi akolerera za Bulaaya

Isaac Mubikirwa, asitukidde mu mpaka za Mr. Uganda ez’okusiba emifumbi Omuziimbi w’emifumbi, Isaac Mubikirwa alaze bw’akyali nnantameggwa mu muzannyo guno bwe yawangudde obwa Mr. Uganda omulundi ogwokusatu ogw’omuddiring’anwa. Mubikirwa, nga nnaansi omusajja, akolera ku ggiimu ya University of Pain, yasooka kuwangula mu 2017 n’omwaka oguwedde, era yategeezezza nti  atunuulidde kuvuganya mu mpaka za Bulaaya omwakaContinue reading “Eyawangudde emifumbi akolerera za Bulaaya”

Arsenal etunuulidde Brendan Rodgers okubabbulula

Arsenal eri ku kigezo ssemagezo ku by’okukansa omutendesi Brendan Rodgers, Leicester gy’atendeka bw’ekabatemye nti aliko akakwakkulizo ka kubaliyirira pawundi obukadde 14 singa abaabulira ng’endagaano ye tennaggwaako. Brendan Rodgers, eyeegatta ku Leicester sizoni ewedde ng’ava mu Celtic, atadde ttiimu eno ku mutindo nga kati yaakubiri mu Premier ku bubonero 32 mu mipiira 14. Arsenal emwagala okuddaContinue reading “Arsenal etunuulidde Brendan Rodgers okubabbulula”

Ole Gunnar Solskjaer ali ku puleesa

Puleesa yeeyongedde ku mutendesi wa ManU, Ole Gunnar Solskjaer bwe bagudde amaliri ne Aston Villa (2-2) ku Old Trafford ne bongera okumukubamu ebituli nti ayongedde kubbika ttiimu bukya asikira Jose Mourinho. Lwakusatu mu Premier; ManU vs Spurs Ku Lwokusatu, ManU ekyaza Spurs, eyakansizza Mourinho era ng’abatunuulizi baalaze dd anti ManU eyongedde kusereba okuva Mourinho weContinue reading “Ole Gunnar Solskjaer ali ku puleesa”

Marco Silva akeesa lukya…

Omutendesi Marco Silva atuula matiitiiri olw’ekigambibwa nti ebbaluwa emugoba bakama be baamaze dda okugiwandiika. Everton yakubiddwa Leicester City (2-1) mu Premier ku Ssande ne kyongera okussa omulimu gwa Silva mu lusuubo. Omunigeria Iheanacho ye yateebye ggoolo ey’obuwanguzi mu ddakiika esembayo eyalese Everton mu kifo eky’e 17 ku ttiimu 20. Erina obubonero 14 mu mipiira 14Continue reading “Marco Silva akeesa lukya…”

Messi ayongedde okugonza Atletico Madrid

Ejjoogo lya Lionel Messi ku Atletico Madrid lyongedde okukula bw’ateebedde Barcelona ggoolo eyabawadde obuwanguzi n’okubazza ku ntikko ya liigi y’e Spain (La Liga) ku Ssande. Barcelona yawangudde (1-0) ku bugenyi, Messi n’aweza ggoolo 30 ze yaakakuba Atletico. Yagiteebye ebula eddakiika 4 omupiira guggwe mu mupiira ogwasoose eri Antoine Griezmann okusisinkana abaali bakama be. Mu ngeriContinue reading “Messi ayongedde okugonza Atletico Madrid”

Kasibante ayagala emisolo giggyibwe mu masomero g’obwannannyini

Omubaka wa Lubaga North Moses Kasibante agambye nti kikyamu Gavumenti okusolooza emisolo ku massomero g’obwanannyini nawabula nti kino kisazibweemu mbagirawo okuyamba okutumbula ebyenjigiriza. Omubaka wa Lubaga North Moses Kasibante agambye nti kikyamu Gavumenti okusolooza emisolo ku masomero g’obwannannyini n’awabula nti kino kisazibwemu mbagirawo okuyamba okutumbula ebyenjigiriza. “Enkola ey’okusolooza emisolo ku masomero g’obwannannyini etataaganya ebyenjigiriza,” KasibanteContinue reading “Kasibante ayagala emisolo giggyibwe mu masomero g’obwannannyini”

Palamenti ereeta etteeka ku banyumya akaboozi

PALAMENTI ereeta etteeka ekkambwe ku bazza emisango egyekuusa ku by’okukaka omukwano nga lirimu ekibonerezo ky’okuwanika ku kalabba omuntu yenna alina siriimu n’akaka omulala akaboozi. Abalala abagenda okuwanikibwa ku kalabba singa basingibwa omusango gw’okukaka omukwano kuliko; abakabassanya abakadde, abakwata abakazi ekirindi, abakaka abantu akaboozi ne bafuna obulemu. Ate abantu abaganza abalala be balinako oluganda baakusibwanga mayisaContinue reading “Palamenti ereeta etteeka ku banyumya akaboozi”

Chandi Jamwa bamusibye emyaka 12

EYALI akulira ekittavu ky’abakozi ekya NSSF, David Chandi Jamwa ebibye bibi ddala kkooti ey’oku Ntiko gy’abadde alinamu essuubi bw’eragidde asibwe emyaka 12 gy’abadde yeepena olw’okufiiriza gavumenti obuwumbi busatu. Jamwa omusango guno kkooti yagumusingisa mu 2011 n’emukaliga emyaka 12 naye okuva olwo abadde yeeyimirirwa ng’okujulira kwe bwe kuwulirwa. Abalamuzi ba kkooti ey’oku Ntiko, basatu ku bataanoContinue reading “Chandi Jamwa bamusibye emyaka 12”

Abakyala temukkiriza kukozesebwa lwa ssente – Miria Matembe

MUNNABYABUFUZI era omulwanirizi w’eddembe, Miria Matembe anenyezza abakulembeze abakyala obutakozesa bifo byabwe okulwanirira eddembe lya bannaabwe ne bakkiriza okukozesebwa olwa ssente. Bino yabyogeredde mu musomo gw’abakulembeze abakyala mu Munisipaali ya Makindye Ssaabagabo ogwabadde ku kitebe kya Munisipaali ku Lwokuna nga ye yabadde omugenyi omukulu. Abakyala abasoba mu 200 be baakuηηaanye mu musomo guno. Bano baalazeContinue reading “Abakyala temukkiriza kukozesebwa lwa ssente – Miria Matembe”

Poliisi eyigga omusawo gwe balumiriza okusobya ku muwala ow’emyaka 13

POLIISI y’e Lukaya mu Kalungu eri ku muyiggo gw’omusawo agambibwa okusobya ku kawala ak’emyaka 13 bwe kaabadde kagenze okukajjanjaba. Okusinziira ku Vianney Birungi akulira poliisi y’e Lukaya, ayiggibwa ye Ivan Mbanawe abadde omujjanjabi mu kalwaliro k’obwannannyini aka Zulayika Medical Centre and Drug Shop mu Agip Cell e Lukaya. Birungi yategeezezza nti bino okubaawo kyaddiridde maamaContinue reading “Poliisi eyigga omusawo gwe balumiriza okusobya ku muwala ow’emyaka 13”

Kkwiini akooye! Agenda

KKWIINI wa Bungereza akkirizza okwawuza ku buyinza bwe abuwe mutabani we Omulangira Charles. Kino kitegeeza nti Kkwiini agenda kusigaza obuvunaanyizibwa butono obutajja kumukuluusanya ku myaka gy’asigazza ku nsi. mawulire mu Bungereza gategeezezza nti mu myezi 18, Omulangira Charles (Prince of Wales) agenda kufuulibwa Prince Regent ekitegeeza omulangira Kwini gw’ayawulizzaako ku buvunaanyizibwa. Wabula Charles okulangirirwa ngaContinue reading “Kkwiini akooye! Agenda”

Fresh Kid ayise bato banne mu toto Festival

FRESH Kid ayise bato banne n’awera nga bw’agenda okubakuba emiziki mu kivvulu kya Toto Chrismas Festival nabo bakitegeere nti ali omu yekka era asobola. FRESH Kid ayise bato banne n’awera nga bw’agenda okubakuba emiziki mu kivvulu kya Toto Chrismas Festival nabo bakitegeere nti ali omu yekka era asobola. Agambye nti omuto yenna atajje ajja kubaContinue reading “Fresh Kid ayise bato banne mu toto Festival”

Abalumiriza aba Cryptocurrency okubafera ssente beeyongedde

OMUWENDO gw’abantu abalumiriza kkampuni ya Global Cryptocurrency Ltd okubafera gweyongedde ku poliisi n’ekitongole ekiketta mu ggwanga ekya ISO fayiro n’esindikibwa ku kitebe ky’abanoonyereza ku buzzi bw’emisango e Kibuli. \ We bwazibidde ku Lwokuna, ng’abantu abaakakola sitatimenti ku poliisi wokka nga bakunukkiriza 300 nga n’abava mu bitundu by’eggwanga okuli: Gulu, Mubende, Masaka, Kyotera, Mbale n’awalala naboContinue reading “Abalumiriza aba Cryptocurrency okubafera ssente beeyongedde”

Shafic Kiwanuka akoze ekyafaayo: Amezze Omuzimbabwe n’asitukira mu musipi gwa Afrika

OMUGGUNZI w’eng’uumi Shafic Kiwanuka yayingidde ebyafaayo nga Munnayuganda asoose okusitukira mu musipi gwa Africa mu buzito bwa ‘heavy’. OMUGGUNZI w’eng’uumi Shafic Kiwanuka ayingidde ebyafaayo nga Munnayuganda asoose okusitukira mu musipi gwa Africa mu buzito bwa ‘heavy’. Kiwanuka 25, yaggunze Omuzimbabwe Thamsanq Dube mu lulwana olwabadde ku International University of East Africa e Kansanga n’awangula omusipiContinue reading “Shafic Kiwanuka akoze ekyafaayo: Amezze Omuzimbabwe n’asitukira mu musipi gwa Afrika”

Afuukuka olususu n’owenkanyanya weekwate ebizigo bya cukamba

Afuukuka olususu n’owenkanyanya weekwate ebizigo bya cukamba CUKAMBA kirime ekiriibwa wano era kitundibwa mu butale wonna, wabula okusinga ayamba okuzimba omubiri olw’ekirungo kya Vitamiini D, C n’eminnyo emirala. Wabula abasinga bamanyi kuzirya naye ne batamanya nti, osobola okuzikolamu ebintu ebirala okuli ebizigo ebiyamba ku lususu. Kino waliwo abakimanyi nti, ziyamba ku lususu, wabula bazikozesa mbisiContinue reading “Afuukuka olususu n’owenkanyanya weekwate ebizigo bya cukamba”

Obukadde 150 ez’Omulimi Asinga zigabibwa leero

Obukadde 150 ez’Omulimi Asinga zigabibwa leero LEERO ku Lwokutaano abawanguzi b’empaka z’omulimi asinga lwe balangirirwa ku mukolo ogunaabeera ku kitebe kya Vision Group etwala ne Bukedde. Abawanguzi 13 be bagenda okulangirirwa nga ku bano abawangizi 10 be bawanguzi b’ebitundu ekkumi ebyasalibwa mu Uganda okusinziira ku mpaka zino ate abalala basatu baalondeddwa ku mutendera ogw’enjawulo ogussibwawoContinue reading “Obukadde 150 ez’Omulimi Asinga zigabibwa leero”

Aba Crypto Currencies banyaze ku bantu bbiriyooni 10

Aba Crypto Currencies banyaze ku bantu bbiriyooni 10 Kkampuni enyaze ssente bbiriyooni 10 ku bantu abasoba mu 1,000 mu Kampala ababadde batwalayo ssente nga bazisuubiramu amagoba mu nkola ya ‘crypto currencies’. Crypto currencies nkola ya busuubuzi bwa tekinologiya. Abakola bizinensi eno bateekawo ensimbi zaabwe nga Bitcoin, Litecoin. Ogenda eri kkampuni ezitunda n’oteekayo ssente z’olina n’akuwaContinue reading “Aba Crypto Currencies banyaze ku bantu bbiriyooni 10”

‘Wabula akakyala kano…’

MWANA muwala Vinka yeekoze ebintu n’aleka abasajja nga bakuba mimiro n’abalala okwebuuza by’akozesa ennaku zino anti ng’atukula bulala. Yabadde ku kabaga akaategekeddwa Uganda Breweries kwe yamwanjulidde ng’omubaka waayo ng’etongoza kkampeyini yaayo gye yatuumye, Red Card Campaign. Waliwo omukozi mu Bell eyalabise nga Vinka amukubye era yasoose kumukwata mu kiwato n’oluvannyuma ne batandika okuzina naye ng’engeriContinue reading “‘Wabula akakyala kano…’”

John Blaq owa ‘Aya bbaasi..’ amenye likodi ku Freedom City,

JOHN Blaq akikubye ku Freedom City n’aleka ng’abawagizi be beenuguuna n’okusaba anko. Ono nga tannalinnya ku siteegi, yasoose kubuuza ku bawagizi be. Yajjidde mu mmotoka eyamuyisizza mu bawagizi oluvannyuma n’agibuukamu okulinnya ku siteegi kyokka abawagizi be ne bamusika nga baagala kumukwata bw’atyo n’agenda ng’ababongako kyokka ba kanyama baalabye abantu bongera kumuyiikira ne bamuggyawo n’alinnya kuContinue reading “John Blaq owa ‘Aya bbaasi..’ amenye likodi ku Freedom City,”

Mukwano gwange yampangira omusajja omulwadde wa siriimu

Twagezaako okwerwa­nako naye agasajja ne gatusinza amaanyi nga n’enduulu twakubanga tewali atuwulira. Bwe baamaliriza eki­gendererwa kyabwe ne bafuluma emmotoka era munnaffe ddereeva agenda okudda teyabasangawo. WALIWO enjogera egamba nti, ‘Kwana emikwano mingi naye weesige mitono ddala’. Ku nsi kuno, abantu batono abalumirirwa abalala nga tebalina kigender­erwa. Gw’oyita munno ddala ate y’akulyamu olukwe. Kino kye kyatuukaContinue reading “Mukwano gwange yampangira omusajja omulwadde wa siriimu”

Kkooti ezzeemu okugoba omusango omulala oguvunaanibwa Kiwanuka

KKOOTI enkulu ekola ku nsonga z’amaka egobye omusango omulala Jordan Sebuliba 40, gwe yaggulawo ku kitaawe omugagga Mohan Kiwanuka Musisi (69) ng’ayagala amuwe ebimu ku byobugagga. KKOOTI enkulu ekola ku nsonga z’amaka egobye omusango omulala Jordan Sebuliba 40, gwe yaggulawo ku kitaawe omugagga Mohan Kiwanuka Musisi (69) ng’ayagala amuwe ebimu ku byobugagga. Kkooti era eragiddeContinue reading “Kkooti ezzeemu okugoba omusango omulala oguvunaanibwa Kiwanuka”

Dayirekita w’essomero eyasobya ku bayizi bamuzingizza

OMUYIGGO gwa dayirekita w’essomero lya Wamala Mixed S.S agambibwa okusobya ku bayizi be, abeebyokwerinda bagutaddemu amaanyi bwe bakutte mukyala we n’abalala babiri abakola mu ssabo lye. OMUYIGGO gwa dayirekita w’essomero lya Wamala Mixed S.S agambibwa okusobya ku bayizi be, abeebyokwerinda bagutaddemu amaanyi bwe bakutte mukyala we n’abalala babiri abakola mu ssabo lye.  Ku Lwokubiri akawungeeziContinue reading “Dayirekita w’essomero eyasobya ku bayizi bamuzingizza”

Eyaakayimbulwa ku gw’okukwata abakazi bamukutte awambye abalala

OMUSAJJA eyayimbulwa ku kakalu ka kkooti ku misango gy’obutemu, okusobya ku bakazi n’obubbi poliisi ekozesezza kkamera zaayo n’emukwata ng’awambye abakazi abalala basatu ku mudumu gw’emmun OMUSAJJA eyayimbulwa ku kakalu ka kkooti ku misango gy’obutemu, okusobya ku bakazi n’obubbi poliisi ekozesezza kkamera zaayo n’emukwata ng’awambye abakazi abalala basatu ku mudumu gw’emmundu. Baker Walusimbi, yayimbulwa mu October omwaka oguweddeContinue reading “Eyaakayimbulwa ku gw’okukwata abakazi bamukutte awambye abalala”

Laba engeri gy’oyinza okweggyako okwekubagiza ng’olina akawuka ka siriimu

Laba engeri gy’oyinza okweggyako okwekubagiza ng’olina akawuka ka siriimu Wilson Sekadde kati aweza emyaka 23 yazaalibwa n’akawuka ka siriimu. Agamba nti, eby’okwekubagiza yabivaako n’asigalira kubuulirira Bannayuganda abalina akawuka okumira eddagala lyabwe ng’abasawo bwe babalagira. Kino akkiriza nti, ly’ekkubo lyokka erijja okutuusa bannassaayansi okuzuula eddagala erikawonya libasange nga bakyali balamu. Annyonnyola bw’akikola: “Eky’okubeera n’akawuka ka siriimuContinue reading “Laba engeri gy’oyinza okweggyako okwekubagiza ng’olina akawuka ka siriimu”

Ebikoleddwa okuzuula eddala ly’akawuka ka siriimu

Ebikoleddwa okuzuula eddala ly’akawuka ka siriimu BANNASSAAYANSI bongedde obuyiiya mu bujjanjabi, okutangira n’okuwonya akawuka ka siriimu. Mu nsi yonna, abantu 37,000,000 be balina akawuka ka siriimu naye ekyennyamiza, abantu 27,000,000 kw’abo bali mu Afrika. Moses Nsubuga, omu ku bavunaanyizibwa okuvvuunula bannassaayansi bye bavumbudde mu kunoonyereza ku ddagala lya siriimu agamba nti, “Twagala okulaba nga tufunaContinue reading “Ebikoleddwa okuzuula eddala ly’akawuka ka siriimu”

Aba famire ya Kibuuka bategeka kukuba poliisi mu mbuga

Aba famire ya Kibuuka bategeka kukuba poliisi mu mbuga ABA famire y’omunnamawulire w’ekyalo kya Ssembule A e Kabowa eyakubiddwa essasi nga bagezaako okulaga obutali bumativu olw’Omuyindi Ramji Swaminaryani nnannyini kkampuni eyabazibidde ekkubo. Abatuuze baabadde baagala poliisi eveeyo ebalage eyasse n’omuntu waabwe era avunaanibwe mu mateeka bafune obwenkanya. Ibra Zaavuga muto w’omugenzi agambye nti, kikwasa ennakuContinue reading “Aba famire ya Kibuuka bategeka kukuba poliisi mu mbuga”

NAMAYANJAAba St. Benedict beesunga kivvulu kya Toto

NAMAYANJAAba St. Benedict beesunga kivvulu kya Toto AB’ESSOMERO lya St Benedict Junior School Nansana abaawangula obukadde obubiri mu kivvulu kya Toto Christmas omwaka oguwedde bakomyewo ate nga beesunga kwongera kuliisa balala kakanja. Grace Nampiima omukuhhaanya w’akatbo ka Toto era avunaanyizibwa ku kivvulu kya Toto ekitegekebwa buli mwaka e Namboole ekinaabaawo nga December 8, yakyaddeko kuContinue reading “NAMAYANJAAba St. Benedict beesunga kivvulu kya Toto”

Omulamuzi alambudde akaduukulu ka CPS

Omulamuzi alambudde akaduukulu ka CPS OMULAMUZI wa kkooti ya Buganda Road awaliriziddwa okulambula akaduukulu ka poliisi ku CPS okukakasa embeera abasibe gye balimu. Yabadde awulira omusango gwa munna FDC Ingrid Tulinawe avunaanibwa okukuba abaserikale. Omulamuzi Stella Amabirisi yasoose kutuuza kkooti ku Buganda Road, omuserikale Patrick Alunyu n’alumirizza Ingrid nti yamuyiira amazzi mu ffeesi ne mu kifuba bweContinue reading “Omulamuzi alambudde akaduukulu ka CPS”

‘Abaganda mwagale ebika byammwe’

Yagambye nti okwegaana ebika kijja kwongera okwonoona empisa nga buli omu ky’ayagala ky’akola awatali kukwatibwa nsonyi. Bya Madinah Ssebyala OMUKULU w’ekika ky’e Mmamba Kakoboza, Omutaka Moses Kanoonya Ntuntuma Kanyalira asabye Abaganda okwagala ebika byabwe n’eggwanga lyabwe kibayambe okukuuma ennono. Yagambye nti ekika kintu kikulu kubanga kigatta abantu ba Kabaka kyokka ne yeennyamira olw’abeegaana ebika byabwe.Continue reading “‘Abaganda mwagale ebika byammwe’”

Ekivvulu kya Toto Festival kyongeddwaamu ebinnonoggo

Ekivvulu kya Toto Festival kyongeddwaamu ebinnonoggo EKIVVULU ky’abaana ekya TOTO Christmas Festival e Namboole ku luno kinyuvu nnyo. Esther Mutesasira ne Ezekiel Mutesasira abaawangudde empaka za “East Africa has Talent” be bagenda okuyimbira abaana nga bali n’abazadde. Ekivvulu kijja kubaawo ku Ssande nga December 8, 2019 e Namboole. Kino kye kivvulu ky’abaana ekisinga obunene muContinue reading “Ekivvulu kya Toto Festival kyongeddwaamu ebinnonoggo”

Maneja w’ebbaala e Mulago akwatiddwa ku by’obubbi

Ntaganda yakwatiddwa mu kiro ekyakeesezza ku Mmande ku ssaawa 7:00 ng’azzeeyo ku bbaala okulaba ku muganzi we Grace Mugisha. MANEJA w’ebbaala agambibwa okubba 4,800,000/- n’ebintu  ebikalu  n’adduka bamukutte azzeeyo kulaba ku muganzi we mu matumbibudde. Brighton Ntaganda abadde maneja ku bbaala ya Just Life Bar esangibwa e Mulago ku luguudo lwa Mawanda gwe balumirizza okubba ssenteContinue reading “Maneja w’ebbaala e Mulago akwatiddwa ku by’obubbi”

Abatulugunyizibwa mulondole emisango gyamwe ku poliisi – Ochom

Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera poliisi Edward Ochom ye yasabye abantu ku mukolo gw’okutongoza ennaku16 ezikwata ku kulwanyisa ebikolobero ebituusibwa ku bakazi n’abaana abawala. POLIISI esabye abantu ababa batuusiddwako ebikolobero ng’okutulugunyizibwa balondoole emisango gyabwe.  Akulira ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuteekerateekera poliisi Edward Ochom ye yasabye abantu ku mukolo gw’okutongoza ennaku16 ezikwata ku kulwanyisa ebikolobero ebituusibwa ku bakaziContinue reading “Abatulugunyizibwa mulondole emisango gyamwe ku poliisi – Ochom”

By’oba weegendereza obutagula bintu biyiseeko

Abasuubuzi bayiye emmaali ku kkubo mu Kampala n’ebibuga ebirala okulembeka ku ssente wabula ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo kirabudde ku biyiseeko ennaku ne kw’obirabira Bya Herbert MusokeLayisi agula buwanana! Kino kitegeeza nti, oyinza okulowooza nti okekkereza ng’ogula ebya layisi wabula n’omaliriza ng’okisasulidde buwanana nga wejjanjabisa oba mu nsaasaanya. Mu kaseera k’ennaku enkulu naddala Ssekukkulu, buli muntuContinue reading “By’oba weegendereza obutagula bintu biyiseeko”

Joanita Kawalya awadde abaserikale essanyu

Omuyimbi wa Afrigo Band, Joanita Kawalya akubye omuziki ogufuukudde abaserikale ba poliisi. Baazinye amazina nga beetooloola ng’eno bwe bakka n’okwambuka. Baabadde ku kibangirizi ky’eggaali y’omukka. Omuyimbi wa Afrigo Band, Joanita Kawalya akubye omuziki ogufuukudde abaserikale ba poliisi. Baazinye amazina nga beetooloola ng’eno bwe bakka n’okwambuka. Baabadde ku kibangirizi ky’eggaali y’omukka. Oluyimba lwa Jim Wange lweContinue reading “Joanita Kawalya awadde abaserikale essanyu”

Emisolo Gavumenti gye yassa mu bajeti gigiremye okufuna

Emisolo Gavumenti gye yassa mu bajeti gigiremye okufuna OMUSOLO ogwassibwa ku ‘Mobile Money’ mu bajeti y’omwaka guno gwe gumu ku misolo egitadde Gavumenti mu kattu olw’okulemwa okukuhhaanyamu ssente ze baali basuubira. Emisolo emirala egireese eddibu mu bajeti nga gikyaganyi okuvaamu ssente Gavumenti ze yali esuubira kuliko; ogwali ogw’okusoloozebwa ku bizimbe ebipangisibwa, emisolo ku by’okunywa ngaContinue reading “Emisolo Gavumenti gye yassa mu bajeti gigiremye okufuna”

Kituufu ggoloofa ya Kenzo agitunda?

Ku Lwomukaaga, omuyimbi Eddy Kenzo yagenze mu maka ge ag’e Sseguku omulundi gwe ogwasoose bukya Rema Namakula agavaamu n’agenda afumbirwa Dr. Hamza Sebunya gwe yayanjudde gye buvuddeko e Nabbingo. Ku Lwomukaaga, omuyimbi Eddy Kenzo yagenze mu maka ge ag’e Sseguku omulundi gwe ogwasoose bukya Rema Namakula agavaamu n’agenda afumbirwa Dr. Hamza Sebunya gwe yayanjudde gyeContinue reading “Kituufu ggoloofa ya Kenzo agitunda?”

Owengabi Namatovu akomyewo n’engule

EVELYN Namatovu eyakwata ekifo ekyokusatu mu mpaka z’obwannalulungi bw’ensi yonna ezimanyiddwa nga Miss International akomywewo n’engule. Empaka zino ezaabaddemu okuvuganya okw’amaanyi zaabadde mu kibuga Tokyo Dome City Hall e Japan. Zaawanguddwa Sireethorn Leearamwat ow’e Thailand n’addirirwa Andrea Toscano okuva e Mexico olwo Namatovu n’akwata ekyokusatu. Namatovu 23 muyizi mu Makerere University Business School. Yagambye ntiContinue reading “Owengabi Namatovu akomyewo n’engule”

Carragher ayagala ManU ekanse Pochetinno

Jamie Carragher, eyayatiikiririra mu Liverpool agambye nti yeewuunya ManU okubeera nga tennalowooza ku kukansa mutendesi Mauricio Pochettino. Yagambye nti Pochettino mutendesi mulungi nnyo agya mu ManU nti kyokka kirabika ekyayagala okutambulira mu kugezesa ‘omwana waayo’ Ole Gunnar Solskjaer. Pochettino yagobeddwa Spurs wiiki ewedde n’asikirwa Jose Mourinho. Carragher yagambye nti Solskjaer ajja kutuuka aleme okuzza ttiimuContinue reading “Carragher ayagala ManU ekanse Pochetinno”

Mourinho yayagadde kwebbulula – Gary Neville

Eyali ssita wa ManU nga kati ayogera ku mupiira ku ttivvi, Gary Neville agambye nti omutendesi Jose Mourinho tayagalangako Spurs wabula yayagadde kubbulula linnya lye erigudde ennyo olw’okugobwa mu Chelsea ne ManU. agasseeko nti, “Mourinho gwe mmanyi obulungi ng’ayokya tayinza kukkiriza ttiimu nga Spurs naye yeesanze mu mbeera ng’agudde nnyo era kati anoonya kudda ngulu.”Continue reading “Mourinho yayagadde kwebbulula – Gary Neville”

Cranes ya CECAFA eyitiddwa

Abazannyi abasuubirwa okwetaba mu mpaka za CECAFA, bayitiddwa okutandika okwetegeka Abazannyi ba Cranes nga bajaganyiza ggoolo gye buvuddeko. OMUTENDESI wa Cranes, Johnathan Mckinstry,  ayise abazannyi 30, okutandika okwetegekera empaka za ‘CECAFA Senior Challenge Cup’, ezitandika mu wiiki bbiri. Okutendekebwa kutandika ku Lwakusatu, e Lugogo. Mckinstry ayagala okukozesa empaka zino okwongera okwetegereza abazannyi ba ttiimu yaContinue reading “Cranes ya CECAFA eyitiddwa”

Ekijanjaalo kiwagamidde mu bulago bwa bbebi ne kimutta

OMWANA abadde azannyisa ekijanjaalo akimize ne kiwagamira mu bulago ne kimuviirako okufa. Patience Nalusiba 2, muwala wa Irene Nakitende ne Denis Ssebintu ab’e Kyaliwajjala – Namugongo be baafiiriddwa omwana waabwe. Nakitende yagambye nti Nalusiba yalabiddwa ng’azannyisa ebijanjaalo kyokka tebaategedde nti yabadde akimize. Baamuwadde yogati n’ayisibwa bubi nga mu ddwaaliro gye baategeeredde nti amize ekijanjaalo.

Introduce Yourself (Example Post)

This is an example post, originally published as part of Blogging University. Enroll in one of our ten programs, and start your blog right. You’re going to publish a post today. Don’t worry about how your blog looks. Don’t worry if you haven’t given it a name yet, or you’re feeling overwhelmed. Just click theContinue reading “Introduce Yourself (Example Post)”

Design a site like this with WordPress.com
Get started