Welcome to My New News Blog
-
Featured
My First Blog Post
Be yourself; Everyone else is already taken. — Oscar Wilde. This is the first post on my new blog. I’m just getting this new blog going, so stay tuned for more. Subscribe below to get notified when I post new updates.
-
Akulira abakozi e Kayunga aggaddewo ofiisi z'ekitebe lwa Coronavirus
Ab’e Kayunga basattira olw’ekirwadde kya COVID-19 ekikakasiddwa mu disitulikiti. Akulira abakozi e Kayunga Hamphrey Benson Otim ayise olukiiko lw’abakozi enkya ya leero n’agamba nti bagenda kuggalawo ekitebe kya disitulikiti basigazeewo abakozi abo bokka abatono abeetaagisa. Otim agamba nti abalwadde tebanabajjayo e Bbaale gyebazuuliddwa kubanga bakyalinda bakulu okuva mu minisitule y’ebyobulamu. Bano batuuze b’e Kayunga wabula… Read more
-
Nnoonya omwami amanyi omukwano
Nnetaaga omwami ali ku ddagala lya ARVS, alabika obulungi, alina empisa, amanyi omukwano nga yazimba, ali wakati w’emyaka 30- 45 Ggwe ani? Suzan Shamute Obeera wa? Masajja Okola mulimu ki? Ntunda dduuka Olina emyaka emeka? Ndi wa myaka 23. Obuzibu obusanze wa? Bwa butabeera na mwami kuba mpulira ekiwuubaalo. Oyagala alina bisaanyizo ki? Nnetaaga omwami… Read more
Follow My Blog
Get new content delivered directly to your inbox.